Vi bøger
Levering: 1 - 2 hverdage

Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda) - Lee Jaerock - Bog

Bag om Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby’Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka. Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n’ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n’okuba mu bulumi. Era olw’okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw’ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng’ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw’ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw’olubeerera okubalindiridde. Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw’olubeerera n’okuva mu maziga gonna, ennaku, n’obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby’ekika ekyo n’okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw’ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y’okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala. ...

Vis mere
  • Sprog:
  • Ganda
  • ISBN:
  • 9791126305568
  • Indbinding:
  • Paperback
  • Sideantal:
  • 226
  • Udgivet:
  • 12. februar 2020
  • Størrelse:
  • 140x210x13 mm.
  • Vægt:
  • 281 g.
  • 2-3 uger.
  • 4. februar 2025

Normalpris

Medlemspris

Prøv i 30 dage for 45 kr.
Herefter fra 79 kr./md. Ingen binding.

Beskrivelse af Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby’Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka.
Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n’ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n’okuba mu bulumi. Era olw’okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw’ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng’ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw’ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw’olubeerera okubalindiridde.
Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw’olubeerera n’okuva mu maziga gonna, ennaku, n’obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby’ekika ekyo n’okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw’ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y’okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala.
...

Brugerbedømmelser af Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)



Find lignende bøger
Bogen Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda) findes i følgende kategorier:

Gør som tusindvis af andre bogelskere

Tilmeld dig nyhedsbrevet og få gode tilbud og inspiration til din næste læsning.